Mataala... Eh... Mataala wange... Alien Skin... Aziz... Azinoonya... We go... We go... Fit oli fitting Mu fitting eno entuuka Aahh... Feeling zino feeling Oh oh mukwano nkuyise mu meeting Bulijjo nkugamba Eh Eehh... Gwe asingayo okubamba Oh oohh... Onyumira n'ekikumba Eh Eehh... Oli muzibu okusanga Oh oohh... Mataala, onjakira taala aaahhh... Mataala, ewange gwe taala aaahhh... Mataala, onjakira taala aaahhh... Mataala, ewange gwe taala aaahhh... Anti another theme Tongamba mbu tomorrow is another day Anti kati, nebino byatadde Ayi Ehh, gamba bwooti... Ekitiibwa kyewanoonya nze akirina Ebiwaani ebyakabi nze abirina Nakusuubiza okutwaala okwanjula Naye ndikutwaala kamwookya Eh eh! Nakoowa bano Tebamanyi mukwano Tebalina byakola just bagala ntalo Nengera biri ne nengera bino Nentuuka okwezuuba oba tuli kuki wano Mataala, onjakira taala aaahhh... Mataala, ewange gwe taala aaahhh... Mataala, onjakira taala aaahhh... Mataala, ewange gwe taala aaahhh... Nantuuka jengenda Bantuuza nga nyo mu kasonda Nga nindirira gwe ekyebeeyi Maaso glory bottle ya soda... Kiri bubi, kiri bubi Ewange kiri bubi Eno ndi bulala Njokya nga stove akasigiri Wamma, wamma... ebizibu wabiginza... Wamma, wamma... mwana gwe wabikyuusa... Wamma, wamma... ebikaluba ebigonda... Wamma, wamma... Bulijjo nkugamba Eh Eehh... Gwe asingayo okubamba Oh oohh... Onyumira n'ekikumba Eh Eehh... Oli muzibu okusanga Oh oohh... Ooohhh...
Infotainment
