You know me sitya danger... Eh... You know me sitya... You know me sitya danger So nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Mbadde mbuuza mwe abatuloga Mufunayo ku kadde nemutukeberako Oba mumanyi tuli bubi Bwetufuna ebirungi kyo kibayisa kitya Bweneyisa obulungi mbu ate mb'egula Kyoka ate bwensirikako muwoza n'eraga Bwemulaba nkalumye mbu ate nekoza Kyoka ate lwessikalumye mbu sente zabula Mbewala yadde munefasa Amaaso gabakanuse mulinga nga nsega Olaba n'abamerica mbakuba obaawuza Bwenga ku ba mapiano gulibula asala Eh! You know me sitya... You know me sitya danger Eh! You know me sitya... You know me sitya danger So nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Eh! Kampala bwalinga nga nsomba byuuma Bwakeera kabaliga numbye Anti omuziki temulimu interview Bwentyo mu ragga nesonga Nze mbalayirira Nja bafuukira kiri kyebawalula Nze mbalayirira Nja bafuukira kiri kyebawalula Oba nkyuusemu mbakwaate ku kataago Mbeere ng'omusezi alumbiddwa ekitambo Balikaaba, balisinda, baliwoloma, obugere balisiita Eh! You know me sitya... You know me sitya danger Eh! You know me sitya... You know me sitya danger So nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Oba nkyuuseko mbakube mu lulatini Trouble mu Uganda yenze mulabbayi Eeehhh... mu lulatini Trouble mu Uganda yenze mulabbayi Akusigula amalinya nanti bw'ogwa Yaluyita kaddu wannema nno bw'ogwa Vva ku ba people, bwebaba ba mbwa Baveeko bwe baba ba mbwa... Hhmm, kale tuli bubi Temulaba nga tuli bubi Tuli bubi, temutulaba Ffe tuli bubi, nyo... Eh! You know me sitya... You know me sitya danger Eh! You know me sitya... You know me sitya danger So nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger Nebwokanga, nebwotiisa You know me sitya danger
Infotainment
