Gwe... Alien, agambye mbu Uncle Steve M nga mukambwe... Fangone... Soldier... Ate leero teri agambayo, Maama... iih... iih... iih... iih... iih... Party, party ndeka nkube party, kankube party Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka Nkube party... Party, party ndeka nkube party, kankube party Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka Nkube party... Ndogojja, ebizibu nabiresse kka Kyoka ate ofuba nyo okubinzijukiza Gwe, sooka oleke kyennengera Ebyaana bizina amazina agabuli kika Njagala osooke ompabulemu Kino eno kyebayita okuddugaza emeeza! Bambi, mpabulamu katonotono Kino kyebayita okuddugaza emeeza! Ez'okunywa nazze nzi budgetinze Nga manyi vibe t'ebe nkambwe Naye nkubye ewaka nebamenya akabokisi Nze eyabadde agambye ntino ngenda kunywa juice Okwenakuwaza mbulamu olikikomya wa Okusabiriza blad kirikomawa Nze kyenavuddeko kuvimbisa ba ffala Era kati nfiira ku magulu nga ba warrior Party, party ndeka nkube party, kankube party Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka Nkube party... Party, party ndeka nkube party, kankube party Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka Nkube party... Sikyasabye lwakuba, nze ngaba Ne mukama simusaba, mwebaza Anti amalogo g'abayaaye gafuluka Ate nga n'ebikolimo nabyo tebinjegula Ndeka nvimbe kuba navimbibwa Ndeka njooge kuba najoogebwa Ndeka numbe kuba nalumbibwa In my time saagala kwejjusa, eh! Yadde sirina nyo, naye ndi mumativu N'ebijanjalo mbirabako amasavu Sirina nyo, naye ndi mumativu Nsaasira abalina ng'emitima minaku, eh! Alien, agambye mbu Uncle. Alien, agambye nti Uncle Uncle... Alien, agambye mbu Uncle Party, party ndeka nkube party, kankube party Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka Nkube party... Party, party ndeka nkube party, kankube party Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka Nkube party... Ndogojja, ebizibu nabiresse kka Kyoka ate ofuba nyo okubinzijukiza Gwe, sooka oleke kyennengera Ebyaana bizina amazina agabuli kika Njagala osooke ompabulemu Kino eno kyebayita okuddugaza emeeza!
Infotainment
