Let It Rain By Chosen Becky (Lyrics)

Mmnnn... Let it rain ooh... Let it rain...

Nkusaba ntegera amatu
Nkubuulire kyotegeeza jendi
N'amaaso g'egeke kunze
Nkunyonyole kyenazuula mugwe
Yegwe bulamu bwange
Nkulowoozako every night and day
Era gwe ssanyu lyange
Sirina kyenejjusa nze bwenkwagadde
Gwe kitangaala omusana lwegutayase
Emunyenye eyakayakana mu kiro
Olinga ekimuli enjuki zekitataliza, baibe... eeeh...
Ompuliza ng'ekyomuwendo
Eky'ebbeeyi nga olugoye lw'amasanga
Nebwemba nkusuubula magendo
Nasinga bulamu baby eyo risk jogwaana
Nkusaba tonva ngamu

Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule...
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale...
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule...
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale...

Mbu ebirwa byerabirwa bwebagamba
Sijja kukyuusa
Gwewalabyeko ye mwana kyemanyi
Nze awo wennalaarira
Sijja kusuubiza bingi byessiyinza
Mba nkulimbye
Nandyekaniikirira nennewanika nennemwa
Mba nkunyiiza
Love jenina, kyekoyobugagga kyennina kyennesiga
Bwentyo bwendi, sirina bingi, naye nina gwe
Kati kansuubize
Ndibeera wamukwano era ndiba wuwo paka saawa envanyuma
Terulikya nkuleke
Ndiguma wamu naawe. wamu naawe... yeah...

Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule...
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale...
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule...
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale...

Nga ntendewaliddwa mpambaatira... Aaahh...
Nga nelwentubidde nkulina alina amaanyi, Eeehh...
Ku gwe nakula... Essanyu nafuna... mmnn...
Ku bibyo kwembalira... Byebangamba bingi ekikyo kwembalira
Sijja kusuubiza bingi byessiyinza
Mba nkulimbye
Nandyekaniikirira nennewanika nennemwa
Mba nkunyiiza
Ku gwe nakula... Essanyu nafuna... mmnn...
Ku bibyo kwembalira... Byebangamba bingi ekikyo kwembalira

Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule...
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale...
Nkusaba let it rain, let it rain
Omukwano gukule...
Nkusaba let it rain
Omukwano guwangaale...

Ku gwe nakula...


Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.