It's a Voltage Music! Shammy K on this! Mmmnn! Yeah! Yeah! Yeah! You got the ability to make me smile Let the love shine osusizza obulungi nawe, Mmmnn! Mu budde bw'ekiro mba nkukubira plan Ye ka baby kange kali waani Ani oyo annuunira sukaali, Yeah! Oh! Kati mpayo ensonga lwaki onyirira nyo bwotyo Omale ompe ensonga lwaki onsudde mu love eno Kati mpayo ensonga lwaki onyirira nyo bwotyo Omale ompe ensonga lwaki onsudde mu love eno Ka baby wasuze otya? Fine Ka baby owulira otya? Fine Ka baby oyagala kaki? Vibe Ah! Kankutwaleko, Out My baby owulira otya? Fine Omukwano gwange gwenkuwa! Fine Saba nkuwe oyoya kuki? Vibe Tukyakalire wa? Out Temperature touch Olukulabako mumubiri nze nenkubwa umeme, masanyalaze! Era munda muli onsaanula okukira olunyata, lunyata! Munange by'oyagala byonna mbirina Style ezikukuba nze azirina, Mmnn! Saba nkuwe oyoya kuki! Tukyakalire wa! Party ku party, dance ku dance Nze nyumirwa eyo enkolayo Pa-party ku party, dance ku dance Kuba kwepiriko self service Ka baby wasuze otya? Fine Ka baby owulira otya? Fine Ka baby oyagala kaki? Vibe Ah! Kankutwaleko, Out My baby owulira otya? Fine Omukwano gwange gwenkuwa! Fine Saba nkuwe oyoya kuki? Vibe Tukyakalire wa? Out Ah! When you pause I pause Mwana gwe onkyuusizamu n'edoboozi Oli kito, oli kito You make me wanna come, come closer Ah! When you play with my feelings You know I go crazy you driving me insane Olina obukodyo bw'amaanyi Buli wentambulira babuuza yenze ani Oh! Kati tekamu akakondo ko Tutambule makindye yenna Oh! Kati tekamu akakondo ko Tutambule makindye yenna Ka baby wasuze otya? Fine Ka baby owulira otya? Fine Ka baby oyagala kaki? Vibe Ah! Kankutwaleko, Out My baby owulira otya? Fine Omukwano gwange gwenkuwa! Fine Saba nkuwe oyoya kuki? Vibe Tukyakalire wa? Out Well it's a Voltage Music, music, music Yeah! Shammy K on this It's a temperature touch Are we say kill me now your loving Kill me now you're need me Body to body, your body omubiri gwo ngukwate Kill me now your loving Kill me boy you need me Body to body, your body omubiri gwo ngukwate
Infotainment
