Sili Chaliiwo By Lanah Sophie (Lyrics)

Okedde kuwandiika message ondaga nga bw'okooye
Oyagala tube ba mukwano luli nga bwetwaali. Shaaa!
Okiyita kyangu ntunuulira mu maaso okiŋŋambe
Topangapanga bi feeling look at me don't be funny
I wanna be the person you need, otandise okunkyawa
You pause in the crew nti nkwesibako ye ng'okedde okwekyanga

Nze ssiri ccali wo, am in love with you
Bwoba okimanyi nga tokyanjagala
Don't force me to be you friend. No!
Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka
Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta
Eeeehhh!
Nze ssiri ccali wo, am in love with you
Bwoba okimanyi nga tokyanjagala
Don't force me to be you friend. No!
Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka
Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta

I know, buli bwogenda eyo otokomoka omugambo
Bestie, bestie obestingisa ani nga mumutima wandwaaza
Ndi mulwadde kyokka onsuddewo
Oyagala mbagambe nti nakkola ki
Ebigambo byonjogerako eby'ekito
Mbu enku za nabikande zannema okutyaaba
Nkulayirira ojja kunzita, bwoba osaaga kimala
Wakuma gwaki ng'omanyi nti ogenda
Bwoba ng'obikooye fenna tubifiirwe. My lover!

Nze ssiri ccali wo, am in love with you
Bwoba okimanyi nga tokyanjagala
Don't force me to be you friend. No!
Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka
Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta
Eeeehhh!
Nze ssiri ccali wo, am in love with you
Bwoba okimanyi nga tokyanjagala
Don't force me to be you friend. No!
Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka
Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.