Oyaka mu kiro ne mu bifananyi! Beera! Beera wano! Oyogera kimbejja wesiimye! Beera! Beera wano! Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Tonenya kweragalaga bino Byeneragalaga, nina okumenyeka Love yo endeese amalala Olaba ereese n'abalabe kale Nze okubeera nawe sakisuubira Nakukwaana nga eno bwongobaganya Nasalawo kweresa Naye omutima gwalerayo for sure Nakuloota ngako Mu kirooto nenjagala nkukwaateko ŋŋenda okuzuukuka nga pillow jendiko Omukwano bwegutigomya bwegutyo Eh! Eh! Wamala n'onzikiriza, sikikkiriza Mpulira ng'oba aloota Mukama yaŋŋemulira Kyennali nsiga okwegomba Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Natambula, ensi Nga n'ebuuza ani, alikusingako Empisa zo mukwano n'endabika yo Nawunzika ssimulabye Nenkikakasa nti maama walemerawo Walemerawo actually Girl you're one of a kind You're my Angel, you're amazing Wantabulatabula! Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Eh! Eh! Oooh! Ah! Aaaaah! Wamponya bano benasooka ossanga Tebalina mukwano bbo babbi kkondo Bali balungi mu ndabirwamu Naye emitima jookya buliro Degree b'asoma Ne batikkirwa mukumenya, emitima Gwe onjagadde nnyo! Okwagala wakusomera wa! Nesiimye, who am I! Okuba naawe omumbejja Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano! Oh! Wabula nange, n'etya Ah! Kuba nze ani ali naawe Kati toseerera kankunyweeze Beera! Beera wano!
Infotainment
