Siri Regular By Spice Diana (Lyrics)

Noma! Noma! Eh! Noma! Noma!
Le-Le-Leh-Li-Le-Le-Leh!

Omukwano guluma ng'akadalidali
Osiita, otakula bw'osisitira, Yeah!
Eyasembayo n'eyasooka bwebityo
Aaaah! Bwebityo, tebirimu byakusosola
Eyafuna aduulira munne mbu mwadiba
Atafuna yewozako mbu mwapapa, Yeah!
Laba oyiika oggwawo wenna okaddiye
Mbu lwa mukwano, love erabika yakusala
Eh! Nze ndi mumbejja njawukamu kko
Tebambuza otulo, bwenjagala njagala
Kumakya mu ttuntu, kko n'ekiro
Nze ndi wa mbala supe quality
Tungende ng'omanyi
Nti wamma ebyange bikyuukamu kko

Yadde olina bangi b'olaba eyo, Siri Regular
Yadde abawala bakwefasa eyo, Siri Regular
Yadde olina abakulwanira eyo, Siri Regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular

Bakuyuuzayuza bakukooya
Bakulimbalimba nga ba lawyer
Bakufumita omutima bagumenya
Bagunuuna, nze doctor
Azze okukwaata, nkuzze mu nteeko
Nkuwa chocolate awoomerera
Nkuwa agondagonda, atalumira
Tuva Canada, ewaffe twekulira
Babuulira, twawulira
Twaggumira,  ssi bino ebyabo

Yadde olina bangi b'olaba eyo, Siri Regular
Yadde abawala bakwefasa eyo, Siri Regular
Yadde olina abakulwanira eyo, Siri Regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular

Eeeh! Eh! Its another day for you! Uuh!
My baiby you! Uuh!
Nkwagala, loving you! You! You!
You-you! You! You!
Nze ndi waddala wanjawulo, Ooh!
Ssi bali ba fake-fake, nawe labayo stake

Spice Diana again, Siri Regular
Nince Henry the writer again, Siri Regular
Yadde olina abakulwanira eyo, Siri Regular
Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular


Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.