I can't live without you...! Mmnnhhh! Mmmnnn! Baiby I can't live without you...! Twagwa mu mukwano mu ngeri etategerekeka Era yali sister wo, yeyali agezako okutunyonyola Bambi twaali bato, nga tetumanyi kki kiddirira The power of the loving, kyekyatugatta era Bingi byenkukoze, nga bikunyiiza era newekyanga N'ogezako ondeke, naye nga waapi, era nenetonda Aaaaahhh! Era tukomekkerera tuli butoola Ah! Aaaaah! Kirabika bwekyatondebwa Yeah! Yegwe gwenasooka okuloota Aaah! Era gwe gwenasooka okupenda Baiby! Ssirina mulala era gwenaganza Eh! Eeeehh! Kyoba omanya siryekyuusa Yeah! Yegwe gwenasooka okuloota Aaah! Era gwe gwenasooka okupenda Baiby! Ssirina mulala era gwenaganza Eh! Eeeehh! Kyoba omanya siryekyuusa Uuuuuhhhh! First time, gwe wansanga ebya love ndi kito Wamma laba n'ontwaala n'ofuuka essomero Mapenzi kila siku, you're my love, nikupe kila kitu Nebwoligenda eMogadishu, ndikulinda ssirivawo mwattu Eeeeehhh! Balala kabakwegaane, ssirikuva ku kido Omugugu gwo gwegwange, yenze photocopy yo Bingi byenkukoze, nga bikunyiiza era newekyanga N'ogezako ondeke, naye nga waapi, era nenetonda Aaaaahhh! Era tukomekkerera tuli butoola Ah! Aaaaah! Kirabika bwekyategekebwa Yeah! Yegwe gwenasooka okuloota Aaah! Era gwe gwenasooka okupenda Baiby! Ssirina mulala era gwenaganza Eh! Eeeehh! Kyoba omanya siryekyuusa Aaaaahhh! Yeah! Yeah! Yegwe gwenasooka okuloota Aaah! Era gwe gwenasooka okupenda Baiby! Ssirina mulala era gwenaganza Eh! Eeeehh! Kyoba omanya siryekyuusa I can't live without you...! Mmnnhhh! Mmmnnn! Baiby I can't live without you...!
Infotainment
