Omwaka Guno By King Saha (Lyrics)

Omwaka guno Uh! Raaa... Ah!
Omwaka guno Oh! Yeah! Eeeeh!
Omwaka guno Yeah! Uuuh! Eeeh!

Mukama omwaka guno
Omwaka guno Uh!
Mukama omwaka guno
Ooooh! Uuuuuh!

Tuli mu mwaka mupya
Buli kimu kibe kipya
Tuli mu mwaka mupya. Ah!
Buli kimu kibe kipya, Mukama
Wabula omwaka guno!
Omwaka guno!
Nakaaba mu mwaka guli
Kanyumirwe mu mwaka guno
Mukama omwaka guno
Mpa ebyange mu mwaka guno, Uh!
Mu mwaka guno
Nyumirweko omwaka guno
Ebyannema mu mwaka guli
Mbikole mu mwaka guno
Byenasaba mu mwaka guli Mukama
Bimpe mwaka guno
Nyumirwe mwaka guno
Nzaale mwaka guno, Uh!

Yeffe abaana bo, Mukama!
Tuzze mu maaso go, Mukama!
Wotali biba bibi, Mukama!
Tuzze otukwatireko, Mukama!

Mukama yeggwe kirimanyi
Tuzze mu maaso go otuwe ku maanyi
Yadde tuli banji
Mu maaso go manyi nti tetuli banji, Yeah!
Nteeka mu plan
Mbe mu baana bo abalunji
Mukama, kale toyinza
Yadde twekola binji okkunyiiza
Mukama! Eno abamu tebasaala
Gwe n'obasonyiwa nebafuna nga
Mukama! Kale tonyiiga
Nze nkwagala kufa era sirikyuuka

Allah! Yeffe abaana bo, Mukama!
Tuzze mu maaso go, Mukama!
Wotali biba bibi, Mukama!

Buli kimu kibe kipya, Mukama!
Tuli mu mwaka mupya, Mukama!
Buli kimu kibe kipya, Mukama!
Wabula omwaka guno! Mukama!
Omwaka guno! Mukama!
Nakaaba mu mwaka guli
Kanyumirwe mu mwaka guno
Mukama omwaka guno
Mpa ebyange mu mwaka guno, Uh!
Mu mwaka guno
Nyumirweko omwaka guno, Uh!

Raaa... Ah! Raaa... Aaaaaah!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.