Nwanilaako By Nina Roz (Lyrics)

Bring the beat on! Western Uganda Property!

Naye naawe, I love you, baby touch me
Mazima! I miss you, come touch me

Olwasooka nti eryo bbuba
Nonnekkanya mbu nze mbuba
Kyokka nakugamba lwa bulungi
Bwendaba ate owange ng'owaba
Mukwano ebintu by'omukwano
Kwemanya nnyo, love nyongera
Ekindeetera okkusumbuwa
Mukwano oluusi byonkola
Kyenva nkuteekako amaaso
Gwe annumya obwongo
Omukwano gwansiba amaaso
Nenfuna obujja, kiki

Mukwano nyombera... Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nyomberako, Naye naawe!
Naawe nwanira... Naawe nwanirako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nwanirako, Naawe naawe!

I love you, Mazima! Baby touch me
I miss you, come touch me

Eh! Bwoŋŋamba nti nze gwewategeera
Nga tondaga na bikolwa kiswaaza
Bwoba nga byoyogera obitegeeza
Busonga butono, kiki tobutereeza
Totta vibe kyuusa, kigambo kyo gwe kuuma
Tozanya panda gaali, kajiiko ka ku chai
Laba kati nnumwa, kkiriza omalirize byewatandika
Tonsiba vvako, kozesa obukugu nga bwewatendekwa

Eeeeeeeh!

Mukwano nyombera... Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nyomberako, Naye naawe!
Naawe nwanira... Nange nwanirako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Jeff nwanirako, Naye naawe!

Ndibewala ntya, nwanirako
Abo abampalampa, mpalanirako
ŋŋenda kuloopa, nwanirako
Baby olaba otya, Eh!
Olwasooka nti eryo bbuba
Nonnekkanya mbu nze mbuba
Kyokka nakugamba lwa bulungi
Bwendaba ate owange ng'owaba
Laba kati nnumwa, kkiriza omalirize byewatandika
Tonsiba vvako, kozesa obukugu nga bwewatendekwa

Eeeeeeeh!

Mukwano nyombera... Naawe nyomberako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nyomberako, Naye naawe!
Naawe nwanira... Naawe nwanirako
Nga nze bwenkwagala okukira abalala
Mukwano nwanirako, Naawe naawe!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.