Beera Wano By Chris Evans (Lyrics)

Oyaka mu kiro ne mu bifananyi!
Beera! Beera wano!
Oyogera kimbejja wesiimye!
Beera! Beera wano!

Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!
Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!

Tonenya kweragalaga bino
Byeneragalaga, nina okumenyeka
Love yo endeese amalala
Olaba ereese n'abalabe kale
Nze okubeera nawe sakisuubira
Nakukwaana nga eno bwongobaganya
Nasalawo kweresa
Naye omutima gwalerayo for sure
Nakuloota ngako
Mu kirooto nenjagala nkukwaateko
ŋŋenda okuzuukuka nga pillow jendiko
Omukwano bwegutigomya bwegutyo
Eh! Eh! Wamala n'onzikiriza, sikikkiriza
Mpulira ng'oba aloota
Mukama yaŋŋemulira
Kyennali nsiga okwegomba

Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!
Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!

Natambula, ensi
Nga n'ebuuza ani, alikusingako
Empisa zo mukwano n'endabika yo
Nawunzika ssimulabye
Nenkikakasa nti maama walemerawo
Walemerawo actually
Girl you're one of a kind
You're my Angel, you're amazing
Wantabulatabula!

Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!
Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!

Eh! Eh! Oooh! Ah! Aaaaah!

Wamponya bano benasooka ossanga
Tebalina mukwano bbo babbi kkondo
Bali balungi mu ndabirwamu
Naye emitima jookya buliro
Degree b'asoma
Ne batikkirwa mukumenya, emitima
Gwe onjagadde nnyo!
Okwagala wakusomera wa!
Nesiimye, who am I!
Okuba naawe omumbejja

Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!
Oh! Wabula nange, n'etya
Ah! Kuba nze ani ali naawe
Kati toseerera kankunyweeze
Beera! Beera wano!

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.