Ye ye, yeh... Aaah... Eh! Zafaran Nze bwenjagala enyo mbuba N'olwolumu ntibula Mba nkwagala awo wenkulabira Kumakya ntunule kugwe bwenzibula Byebyo love ennafuya Munange n'olumu entuusa ewala Lwompaddemu ka distance Ng'otambuddemu for instance Omusaayi negwesiba mubiri Birowoozo nebitambula Ne nebuuza nti osiibye wa obw'edda Walidde ki leero, ng'aluddewo okudda Ali n'ani leero Nze guno omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya Gwo omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya Nkutulakutula enyingo Emazeeko ebigambo Sembera tuzine tango Body to body mu face ne mugongo Nze buli kaseera n'etaaga vibe yo Nne ndi lover mukwano gwo Tubeere uptown oba mu ghetto Kasita love, tumuba mugotteko Omutima guba gw'omu Abalala bakiveemu Ate tukisuseemu Nga bwojira ompaanamu kko Nze guno omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya Gwo omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya Lwompaddemu ka distance Ng'otambuddemu for instance Omusaayi negwesiba mubiri Birowoozo nebitambula Ne nebuuza nti osiibye wa obw'edda Walidde ki leero, ng'aluddewo okudda Ali n'ani leero Nze guno omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya Gwo omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya Nze guno omutima gwannema okufuga Ebirala ngezako nenegumya Naye love ennafuya, love ennafuya
Infotainment
