Mumuleke By Nu York Da Styla (Lyrics)

Eh! Eh! Eh!
A Nu York Da Styla
Ne Yaled akakubye mu style

Mbadde mwamulekawo nga mulaba
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Nga mulowooza agenda bambi kwegula
Mumuleke, Sha! Mumuleke, ono mumuleke
Mwe mwaali mutamanyi kubikola
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Kati kenamukutteko muto mata
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke

Yagambye mwe kamufukamire, Eh!
Talina mukwano gwabatambuze
Emitwe okutakula mutakule, Eh!
Naffe love kati katuyongere
Abavuma n'aleka nange nga nsese
Mbu mwaali mukulukusa engeregeze
Kati ayagala nze, nga nze
Omukwano alya ku gwange, gwange
Tayagala wasiranye, aganye
Ow'omukwano amatira nze, nga nze

Mbadde mwamulekawo nga mulaba
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Nga mulowooza agenda bambi kwegula
Mumuleke, Sha! Mumuleke, ono mumuleke
Mwe mwaali mutamanyi kubikola
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Kati kenamukutteko muto mata
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke

She is the woman of my life
Ono Nagundi nange, for life
Yagambye okumpa abaana, like five
Olwaleero tegeera, she's my wife
Eh! Wamma baby kankubuulire
Eh! Love yo yentamiiruse
Omukwano munda munze gukuze
Tokosa ekirenge kituwulire
Abagala okutulemya kibalidde
Mumuveeko ono nze mututte, Biebe!

Mbadde mwamulekawo nga mulaba
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Nga mulowooza agenda bambi kwegula
Mumuleke, Sha! Mumuleke, ono mumuleke
Mwe mwaali mutamanyi kubikola
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Kati kenamukutteko muto mata
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke

Kati ayagala nze, nga nze
Omukwano alya ku gwange, gwange
Tayagala wasiranye, aganye
Ow'omukwano amatira nze, nga nze
She is the woman of my life
Ono Nagundi nange, for life
Yagambye okumpa abaana, like five
Olwaleero tegeera, she's my wife

Mbadde mwamulekawo nga mulaba
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Nga mulowooza agenda bambi kwegula
Mumuleke, Sha! Mumuleke, ono mumuleke
Mwe mwaali mutamanyi kubikola
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Kati kenamukutteko muto mata
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke

Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Nga mulowooza agenda bambi kwegula
Mumuleke, Sha! Mumuleke, ono mumuleke
Mwe mwaali mutamanyi kubikola
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke
Kati kenamukutteko muto mata
Mumuleke, Mmnn! Mumuleke, ono mumuleke

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.