Koona... jikoone... Koona... Recho Ray it's way we do we bruueehh... Nafuuse wa ntondo, nze ndi wa ntondo Nafuuse wa ntondo, its okay mpita wa ntondo Twafuuse ba ntondo, tuli ba ntondo Twafuuse ba ntondo, its okay tuli ba ntondo By the way ssiri wa ntondo Ne jenakulira salina ntondo Lwakuba gwe kikulumya obwongo Bwensaba ka yoghurt ompa bongo Okimanyi wabweeru n'ebidongo bivuga Nze bwenkugambako toyagala kubikuba Kirabika olinze na maja kubigula Nze ate gwotayagala kuva waka kubigula I wanna dance dirty, touch my body Daddy, njagala mbukulage obubadi Spend some money, handsome daddy, honey Bwotabikola okomye ku kookoonyo... Nafuuse wa ntondo, nze ndi wa ntondo Nafuuse wa ntondo, its okay mpita wa ntondo Twafuuse ba ntondo, tuli ba ntondo Twafuuse ba ntondo, its okay tuli ba ntondo Bambi tonfuna bubi Bwessirya kisambi kya nkoko nsula bubi Njoya bittafuttafu ne mukene awunya bubi Bwotampa ku mulla nze n'ozzina nzina bubi Leeta sente z'ekibiina tuziryeko, tuziryeeko... Tujja kuwoza batuveeko, batuveeko... Ku tugabane sooka onzizeko, sooka onzizeeko! Mpostinge n'emuliseko I wanna dance dirty, touch my body Daddy, njagala mbukulage obubadi Spend some money, handsome daddy, honey Bwotabikola okomye ku kookoonyo... Nafuuse wa ntondo, nze ndi wa ntondo Nafuuse wa ntondo, its okay mpita wa ntondo Twafuuse ba ntondo, tuli ba ntondo Twafuuse ba ntondo, its okay tuli ba ntondo By the way ssiri wa ntondo Ne jenakulira salina ntondo Lwakuba gwe kikulumya obwongo Bwensaba ka yoghurt ompa bongo Okimanyi wabweeru n'ebidongo bivuga Nze bwenkugambako toyagala kubikuba Kirabika olinze na maja kubigula Nze ate gwotayagala kuva waka kubigula Leeta sente z'ekibiina tuziryeko, tuziryeeko... Tujja kuwoza batuveeko, batuveeko... Ku tugabane sooka onzizeko, sooka onzizeeko! Mpostinge n'emuliseko Nafuuse wa ntondo, nze ndi wa ntondo Nafuuse wa ntondo, its okay mpita wa ntondo Twafuuse ba ntondo, tuli ba ntondo Twafuuse ba ntondo, its okay tuli ba ntondo
Infotainment
