Yeah! Mama! Yeah! Maaa! Yeah! Ma! Yeah! Mama! Yeah! Maaa! Yeah! Ma! Baliwa abakyaala ba luno, abasiiba baziwenja okufa Abatakkiriza kusigala mabega Baliwa ba maama ba kati, abamanyi kyebalina okkola Nga tebakkiriza bakokoonya. Eh! Eh! Bwogayaala ku mulembe guno, abalala ng'ebintu bayiga Ng'enkola yabyo bajikuguka. Eh! Eh! Ebikozesebwa nga bafuna, nga bamanya ne jebisangibwa Bwobasisinkana nga wewuunya. Eh! Eh! Twasalawo ffe twasalawo, baggalawo nga tuggulawo Okwerumya anti kwaggwawo Ne sente tuzirina, n'abami tubalina, ate oba otujoogera wa Tulina okugenda nagwo. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kusigala. Tokkiriza! Tokkiriza! Tewali kukaddiwa leero. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kukuleka. Tokkiriza! Tokkiriza! Tulina okunyirira fenna. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kusigala. Tokkiriza! Tokkiriza! Bwosumagira abaana betala, bwogayaala ng'obudde budduka Eno time ya technology. Eh! Eh! Laba n'omwaami wo musembeze, muzuukuse bwaba nga y'ebase Ategeere nti saawa mbaya Guno mulembe gwakulabika bulungi, teri kumogoka Atanafuna ogire ofune N'obufumbo buba bunyuma, nga munno bwakutunuulira N'akugamba nga tokaddiwa! Hah! Twasalawo ffe twasalawo, baggalawo nga tuggulawo Okwerumya anti kwaggwawo Ne sente tuzirina, n'abami tubalina, ate oba otujoogera wa Tulina okugenda nagwo. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kusigala. Tokkiriza! Tokkiriza! Tewali kukaddiwa leero. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kukuleka. Tokkiriza! Tokkiriza! Tulina okunyirira fenna. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kusigala. Tokkiriza! Tokkiriza! Kakati nze bampita Diana! Diana ye music commander! Simbula eŋŋoma tugende todda! Teri kudda! Teri! Bwoba oyagala kubeera fala, beerawo nga toyagala kkola On'osubwa eno endongo bwekuba! Eh! Eh! Twasalawo ffe twasalawo, baggalawo nga tuggulawo Okwerumya anti kwaggwawo Ne sente tuzirina, n'abami tubalina, ate oba otujoogera wa Tulina okugenda nagwo. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kusigala. Tokkiriza! Tokkiriza! Tewali kukaddiwa leero. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kukuleka. Tokkiriza! Tokkiriza! Tulina okunyirira fenna. Omulembe! Omulembe! Tokkiriza kusigala. Tokkiriza! Tokkiriza! Twasalawo ffe twasalawo, baggalawo nga tuggulawo Okwerumya anti kwaggwawo Ne sente tuzirina, n'abami tubalina, ate oba otujoogera wa
Infotainment
