Party By Alien Skin (Lyrics)

Gwe... Alien, agambye mbu Uncle Steve M nga mukambwe...
Fangone... Soldier... Ate leero teri agambayo,
Maama... iih... iih... iih... iih... iih...

Party, party ndeka nkube party, kankube party
Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka
Nkube party...
Party, party ndeka nkube party, kankube party
Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka
Nkube party...

Ndogojja, ebizibu nabiresse kka
Kyoka ate ofuba nyo okubinzijukiza
Gwe, sooka oleke kyennengera
Ebyaana bizina amazina agabuli kika
Njagala osooke ompabulemu
Kino eno kyebayita okuddugaza emeeza!
Bambi, mpabulamu katonotono
Kino kyebayita okuddugaza emeeza!
Ez'okunywa nazze nzi budgetinze
Nga manyi vibe t'ebe nkambwe
Naye nkubye ewaka nebamenya akabokisi
Nze eyabadde agambye ntino ngenda kunywa juice
Okwenakuwaza mbulamu olikikomya wa
Okusabiriza blad kirikomawa
Nze kyenavuddeko kuvimbisa ba ffala
Era kati nfiira ku magulu nga ba warrior 

Party, party ndeka nkube party, kankube party
Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka
Nkube party...
Party, party ndeka nkube party, kankube party
Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka
Nkube party...

Sikyasabye lwakuba, nze ngaba
Ne mukama simusaba, mwebaza
Anti amalogo g'abayaaye gafuluka
Ate nga n'ebikolimo nabyo tebinjegula
Ndeka nvimbe kuba navimbibwa
Ndeka njooge kuba najoogebwa
Ndeka numbe kuba nalumbibwa
In my time saagala kwejjusa, eh!
Yadde sirina nyo, naye ndi mumativu
N'ebijanjalo mbirabako amasavu
Sirina nyo, naye ndi mumativu
Nsaasira abalina ng'emitima minaku, eh!
Alien, agambye mbu Uncle. Alien, agambye nti Uncle 
Uncle... Alien, agambye mbu Uncle

Party, party ndeka nkube party, kankube party
Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka
Nkube party...
Party, party ndeka nkube party, kankube party
Party, party ndeka nkube party, nsaba busabi ndeka
Nkube party...

Ndogojja, ebizibu nabiresse kka
Kyoka ate ofuba nyo okubinzijukiza
Gwe, sooka oleke kyennengera
Ebyaana bizina amazina agabuli kika
Njagala osooke ompabulemu
Kino eno kyebayita okuddugaza emeeza!
 
Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Privacy Overview

This website uses cookies so that we can provide you with the best user experience possible. Cookie information is stored in your browser and performs functions such as recognising you when you return to our website and helping our team to understand which sections of the website you find most interesting and useful.