Okedde kuwandiika message ondaga nga bw'okooye Oyagala tube ba mukwano luli nga bwetwaali. Shaaa! Okiyita kyangu ntunuulira mu maaso okiŋŋambe Topangapanga bi feeling look at me don't be funny I wanna be the person you need, otandise okunkyawa You pause in the crew nti nkwesibako ye ng'okedde okwekyanga Nze ssiri ccali wo, am in love with you Bwoba okimanyi nga tokyanjagala Don't force me to be you friend. No! Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta Eeeehhh! Nze ssiri ccali wo, am in love with you Bwoba okimanyi nga tokyanjagala Don't force me to be you friend. No! Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta I know, buli bwogenda eyo otokomoka omugambo Bestie, bestie obestingisa ani nga mumutima wandwaaza Ndi mulwadde kyokka onsuddewo Oyagala mbagambe nti nakkola ki Ebigambo byonjogerako eby'ekito Mbu enku za nabikande zannema okutyaaba Nkulayirira ojja kunzita, bwoba osaaga kimala Wakuma gwaki ng'omanyi nti ogenda Bwoba ng'obikooye fenna tubifiirwe. My lover! Nze ssiri ccali wo, am in love with you Bwoba okimanyi nga tokyanjagala Don't force me to be you friend. No! Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta Eeeehhh! Nze ssiri ccali wo, am in love with you Bwoba okimanyi nga tokyanjagala Don't force me to be you friend. No! Ekikulu mwe mwesudiya nemulowooza mwatuuka Naye nange nepankamu ssiri mukwano gwo nze nta
Infotainment
