Noma! Noma! Eh! Noma! Noma! Le-Le-Leh-Li-Le-Le-Leh! Omukwano guluma ng'akadalidali Osiita, otakula bw'osisitira, Yeah! Eyasembayo n'eyasooka bwebityo Aaaah! Bwebityo, tebirimu byakusosola Eyafuna aduulira munne mbu mwadiba Atafuna yewozako mbu mwapapa, Yeah! Laba oyiika oggwawo wenna okaddiye Mbu lwa mukwano, love erabika yakusala Eh! Nze ndi mumbejja njawukamu kko Tebambuza otulo, bwenjagala njagala Kumakya mu ttuntu, kko n'ekiro Nze ndi wa mbala supe quality Tungende ng'omanyi Nti wamma ebyange bikyuukamu kko Yadde olina bangi b'olaba eyo, Siri Regular Yadde abawala bakwefasa eyo, Siri Regular Yadde olina abakulwanira eyo, Siri Regular Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular Bakuyuuzayuza bakukooya Bakulimbalimba nga ba lawyer Bakufumita omutima bagumenya Bagunuuna, nze doctor Azze okukwaata, nkuzze mu nteeko Nkuwa chocolate awoomerera Nkuwa agondagonda, atalumira Tuva Canada, ewaffe twekulira Babuulira, twawulira Twaggumira, ssi bino ebyabo Yadde olina bangi b'olaba eyo, Siri Regular Yadde abawala bakwefasa eyo, Siri Regular Yadde olina abakulwanira eyo, Siri Regular Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular Eeeh! Eh! Its another day for you! Uuh! My baiby you! Uuh! Nkwagala, loving you! You! You! You-you! You! You! Nze ndi waddala wanjawulo, Ooh! Ssi bali ba fake-fake, nawe labayo stake Spice Diana again, Siri Regular Nince Henry the writer again, Siri Regular Yadde olina abakulwanira eyo, Siri Regular Era bagambe bamanye, nti eriyo atali regular
Infotainment
