Oh! Wah! Okay! True Love! Ah! Ah! Ah! Ah! Baby wummula! Nze okufuna anjagala, nali manyi teeka. Eh! Eeeeh! Kwekufuna amalala, kuba nali n'etya, naye biruma Bakuzunza n'otamwa, love eruma byaddala Bakuliisa byotolya, pressure erinnya bwobala Wajja n'okyuusa ensi yange, mpulira ng'atayagala ngako Omukwano gw'ompadde ten out of ten, sibiraba ngako Wummula! Wummula! Gwe alina omutima gwange kakkana Ooh! Oooh! Wummula! Wummula! Bwenakufuna nawummula Wummula! Wummula! Gwe alina omutima gwange kakkana Baiby! Wummula! Wummula! Bwenakufuna nawummula One, abawanuuza tuberinde Two, tube babiri two forever Three, Ssirikyuusa I'll be a thriller for you, Uuuhhh! Mpa love, mpa love, nze eno nyumirwa mukwano Nakoowa entalo, gwe nsulo y'omukwano Ng'eno tugenda mu maaso. Ah! Baiby ogenda mu maaso Omukwaano munyweevu okkira ekyuuma Natti nywevu osibye ekyuuma Love eringa erimu eggumba Mu butuufu eŋŋemye ettumba, Ooh! Oooh! Wummula! Wummula! Gwe alina omutima gwange kakkana Ooh! Oooh! Wummula! Wummula! Bwenakufuna nawummula Wummula! Wummula! Gwe alina omutima gwange kakkana Baiby! Wummula! Wummula! Bwenakufuna nawummula Am in love, am in love again, guno omukwano gwa ddala I've never felt like this before, nali mu struggle ya ddala, Ah! Wajja n'okyuusa ensi yange, mpulira ng'atayagala ngako Omukwano gw'ompadde ten out of ten, sibiraba ngako Omukwaano munyweevu okkira ekyuuma Natti nywevu osibye ekyuuma Love eringa erimu eggumba Mu butuufu eŋŋemye ettumba, Ooh! Oooh! Wummula! Wummula! Ooh! Oooh! Gwe alina omutima gwange kakkana Ooh! Oooh! Wummula! Wummula! Bwenakufuna nawummula Wummula! Wummula! Gwe alina omutima gwange kakkana Baiby! Wummula! Wummula! Bwenakufuna nawummula Ooooohhhh!!!
Infotainment
